TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE NG’ALIMU BINO

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 21st September 2018

Bobi Wine alaze ky’agenda okuzzaako kyokka poliisi nayo erabudde aba People Power ku kugondera amateeka. Mulimu Aba Flying Squad 4 abasongeddwamu olunwe ku by’okutta Kirumira.

Salawo 703x422

Bobi Wine alaze ky’agenda okuzzaako kyokka poliisi nayo erabudde aba People Power ku kugondera amateeka. 

Mulimu Aba Flying Squad 4 abasongeddwamu olunwe ku by’okutta Kirumira.   

Tosubwa omukazi agenze ewa sipiika wa palamenti okumuloopera omubaka eyamuzaalamu omwana nga kati ali mu maziga.   

Mu Tambula n’Omulembe mulimu engeri gy’olabirira enviiri ezitaweza ppaafu. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.   

Mu Byemizannyo: Tukulaze engeri KCCA ne Vipers buli omu bw’awera okukuba ebituli mu notisi za munne bwe banaaba battunka ku Lwomukaaga mu gwa FUFA Super Cup.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...