TOP

Chozen Blood ayabulidde ekibiina kya Jeff Kiwa

By Martin Ndijjo

Added 22nd September 2018

Chozen Blood ayabulidde ekibiina kya 'Team No Sleep' agamba ebintu tebitambudde bulungi.

Cho 703x422

Chozen Blood

Omuyimbi Chozen Blood oluvudde mu kibiina kya Jeff Kiwa ekya 'Team No Sleep' (TNS) n’awera nti “ ye ssaawa mbalage waaka”

Chozen agamba alabye omusana, kye kiseera atambulemu okuva mu TNS atandike obulamu obupya ne maneja we omupya Arafat  obwedda gw’ayogerako ng’amutegeera obulungi era amusuubiramu bingi nomuli n’okumutuusa y’ayagala mu nsike y’okuyimba.

W’aviiriddeyo ng’enddagano ye ey’emyaka ebiri ebuulako myezi mu bibale okugwako. Mu TNS abaddemu n’abayimbi okuli; Sheebah Karungi, Kabako n’abalala

Bwe yabuuziddwa ensonga entuufu emuggyeyo, yazzeemu nti “saagala kwogera ku bikadde ebirowoozo n’amaanyi mbitadde ku bulamu obupya bwentandise. Ekirungi nvuddeyo nga sirina lutalo na muntu era nfuniddeyo ebirungi bingi wadde nga n’ebitatambudde bulingi nabyo bibadde bingi naye kati katulabe ekiddako”

Wabula abantu abamu bagamba, Chozen okuva mu TNs kivudde ku kuba nti amaanyi mu kibiina gali ku muntu omu Sheebah abayimbi abasigadde kumpi beefaako bokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...