TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita Katumba Wamala

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita Katumba Wamala

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd September 2018

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina amaanyi basobole okwewala ebizibu by’obunkenke ebibaawo nga bawummuziddwa ku mirimu mbagirawo.

Kola 703x422

Gen. Katumba Wamala

Katumba yagambye nti mu kiseera kino abakozi b’ekitongole ky’ebyenguudo (UNRA) n’ebirala bangi bali mu kusattira olwa Gavumenti okulangirira enteekateeka z’okuggyawo ebitongole bino.

Yabadde ku matikkira g’ettendekero ly’Abakrisitaayo ery’eddiini erya Uganda Martyrs’ Seminary Namugongo mu munisipaali ya Kira.

Ababuulizi b’enjiri, abaawule n’abantu abakugusse mu kubala ebitabo n’okubudaabuda abantu baafunye satifikeeti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsa 220x290

Nnejjusa ekyanziggya mu kusoma...

Omuyimbi Busy Criminal yejjusa ekyamuggya mu kusoma ntandike okuyimba, agamba nfubye okukuba emiziki naye tebinnaba...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya ebintu bya mukyala we ayimbuddwa

Kwata 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA...

Tukulaze omusajja gwe baakutte mu bukambwe ne bamukubisa ebigala by’emmundu mu Kampala. Aba famire ye bagguddewo...

Hib2 220x290

EBIKWATA KU KICONCO

EBIKWATA KU KICONCO

Co2 220x290

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku...

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku ttaka ly’e Lusanja