TOP

Gavt egenda kuwandiisa abasomesa ba siniya

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd September 2018

Gavumenti erangiridde okuddamu okuwandiisa abasomesa ba siniya oluvannyula lwemyaka etaano.

Muyingonew 703x422

Dr. Muyingo

Gavumenti erangiridde okuddamu okuwandiisa abasomesa ba siniya oluvannyula lwemyaka etaano.

Bino byategeezeddwa omuwandiisi owenkakakkalira mu minisitule y’ebyenjigiriza, Aggrey Kibenge mu lukuhhaana olwa 25 olwabadde mu kukuba ttooki mu byenjigiriza mu ggwanga.

Yategeezezza nti bagenda kuwandiisa abasomesa 3,000 nga ku bano 1,500 bagenda kuba basomesa ba masomo ga ssaayansi. 1,200 bagenda kuba basomesa masomo ga Arts ate 400 nga basomesa ebyobusuubizi n’ebyemikono mu matendekero g’ebyemikono.

Bajja kuyisa ekirango mu mawulore nga bayita abasomesa okussaamu okusaba kwabwe mu bbanga eritali lye wala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte