TOP

Golola akoze omubiri n’atiisa abawagizi be

By Musasi wa Bukedde

Added 24th September 2018

OMUKUBI w’ensambaggere Moses Golola ‘Of Uganda’ kuno okutendekebwa kwaliko kwandimufuula omulema.

Golola1 703x422

Golola ng'akoze omubiri.

OMUKUBI w’ensambaggere Moses Golola ‘Of Uganda’ kuno okutendekebwa kwaliko kwandimufuula omulema.
 
Bwe yabadde tannaba kulinnya bbaati kugenda bweru wa ggwanga, twamuguddeko mu kutendekebwa kyokka obwedda buli atunula ku ffulaayi y’empale ye ng’akuba enduulu olw’engeri ‘‘masita we’’ gye yabadde azimbyemu ye obwedda ky’ayita okuba ne waaka. Yeewaanye nti yeekozeemu omulimu era buli wamu waaka ali supa.
 
Kyokka waliwo abaawuliddwa nga bagamba nti musajja waabwe tafuuka omulema olw’ebitundu ebimu okumutabukako. Golola ne Ssemata balina olulwana lwe bategese ku Freedom City omwezi ogujja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi...

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi akola ku musujja mu bantu, enkoko n’ebisolo ? Soma wano mu mboozi y'omukenkufu...

Lab2 220x290

Bawadde endowooza ku Ssemateeka...

Bawadde endowooza ku Ssemateeka

Kcca1 220x290

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka,...

Aviv 220x290

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za...

Kip2 220x290

Kkooti ewadde Lukwago obukadde...

Kkooti ewadde Lukwago obukadde 600