TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi e Masaka ekkirizza okuwa aba DP obukuumi

Poliisi e Masaka ekkirizza okuwa aba DP obukuumi

By John Bosco Mulyowa

Added 26th September 2018

Poliisi e Masaka ekkirizza okuwa obukuumi bannakibiina kya DP abagenda okukuba olukung'aana gaggadde e Masaka ku Liberation Square olw'okwegatta (DP-UYD REUNION) olugenda okubaawo ku Lwokutaano nga September 28, kyokka ne bawera obutabakkiriza kuyisa bivvulu ku nguudo ez'enjawulo e Masaka!

Whatsappimage20180926at113101 703x422

Lameck Kigozi, Omwogezi wa poliisi e Masaka

 

Omwogezi wa poliisi e Masaka Lameck Kigozi agambye nti tebagenda kukkiriza kutambula kwa kuyisa bivvulu olw'okwewala okutaataaganya emirimu gya Bannamasaka era baakubakola singa banaajeemera ekiragiro kya poliisi kino. 

Pulezidenti wa DP, Denis Mukasa Mbidde agenda asisinkana Bannamasaka okubasaba okujjumbira olukiiko luno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...