TOP

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 12th October 2018

Omuwala wa bbanka eyabuze bamuzudde ng’attiddwa n’omulambo ne bagusuulira abazadde. Mulimu ebikwata ku kutwala Gavumenti mu kkooti olw’okuttibwa kw’omutabbuliiki ku bya Kirumira.

Cancle 703x422

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO

Omuwala wa bbanka eyabuze bamuzudde ng’attiddwa n’omulambo ne bagusuulira abazadde.

Mulimu ebikwata ku kutwala Gavumenti mu kkooti olw’okuttibwa kw’omutabbuliiki ku bya Kirumira.

Tukulaze engeri minisita Beti Kamya gye yeeraliikiridde abamweweredde okumutta.

Mu Akezimbira: Tukuleetedde abantu kwe basinziira okuteeka ebyobugagga byabwe mu mannya g’abantu abalala n’ebizibu ebikirimu.

Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Aba Cranes balinze ssaawa okwambalagana ne Lesotho era beeyamye okuwa Bannayuganda essanyu.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...