TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU BINO

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 19th October 2018

Tukulaze omusajja gwe baakutte mu bukambwe ne bamukubisa ebigala by’emmundu mu Kampala. Aba famire ye bagguddewo omusango. Eddy Kenzo ayanukudde Rema eyamulumbye ku by’okumugalabanja.

Kwata 703x422

Tukulaze omusajja gwe baakutte mu bukambwe ne bamukubisa ebigala by’emmundu mu Kampala. Aba famire ye bagguddewo omusango.

Eddy Kenzo ayanukudde Rema eyamulumbye ku by’okumugalabanja.

Medard Kiconco eyamenye amayumba g’abantu b’e Lusanja bamwongeddeko akazito akalala.

Omusajja avunaanibwa okutta Kirumira bamututte mu kkooti n’abyegaana. Tosubwa katemba gwe yakoze ng’abaserikale tebannamukwata kumuzza mu kkomera. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukulaze ebigenda okubeera mu nsiitaano ya Chelsea ne ManU nga buli omu awera okusiimuuliza ku munne ettoomi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi...

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi akola ku musujja mu bantu, enkoko n’ebisolo ? Soma wano mu mboozi y'omukenkufu...

Lab2 220x290

Bawadde endowooza ku Ssemateeka...

Bawadde endowooza ku Ssemateeka

Kcca1 220x290

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka,...

Aviv 220x290

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za...

Kip2 220x290

Kkooti ewadde Lukwago obukadde...

Kkooti ewadde Lukwago obukadde 600