TOP

Sam Mukasa akyadde ewa ssenga wa muganzi we

By Musasi wa Bukedde

Added 30th October 2018

Sam Mukasa maneja w'omuyimbi King Saha ne muganzi we Bridgette Samuellz basazewo okutwala laavu yabwe ku ddaala eddala.

Sa1 703x422

“NGENZE n’ono abasigadde munsonyiwe” ebyo byabadde bimu ku bigambo bya Sam Mukasa maneja w’omuyimbi King Saha oluvannyuma lw’okukyala mu maka ga ssenga wa kabiite we, Bridgette Samuellz

Omukolo guno ogwabadde ogw’ekyama nga ne mikwano gyabwe abasinga bagutegeredde ku Face book oluvannyuma lw’okulaba ebifaananyi abo abatono abamuwereekeddeko bye bekubisizza, gwabaddewo ku Lwamukaaga e Nansana ku ky’e Wamala.

 am ukasa ne ridgette amuellz gyebuvuddeko Sam Mukasa ne Bridgette Samuellz gyebuvuddeko

 

Ow’olugambo waffe atutegezezza nga ababiri bano bwe bamaze ebbanga nga bagalana wabula nga laavu yabwe bagikuumira mu kyama era okusalawo okugitwala ku ddaala eddala kati bategeka kwanjjula kidiridde Sam okwawuukana ne maama w’abaana be omwaka oguwedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

See1 220x290

Hamza ne Rema baalaze kiraasi etabangawo:...

BULI eyabadde atuuka mu kifo omukolo gwa Rema ne Hamza ng’alabirawo ssente ezaayiiriddwaamu n’obutetenkanya. Baatimbye...

Yambala 220x290

Ebyambalo ku mukolo gwa Rema byamazeewo...

Patience Kentalo eyakuliddemu ttiimu eyayambazza Rema yagambye nti kibatwalidde emyezi mukaaga okulowooza n’okuteeka...

Wada 220x290

Obunkenke nga Hamza ayambaza Rema...

Akamwenyumwenyu kaabadde ka kiyita mu luggya omukyala bwe yazudde nti engalo ateeka ku nkyamu era n’amuwenyaako...

Tunda2 220x290

Abooluganda batabuse n’omuzzukulu...

ABOOLUGANDA batabuse lwa muzzukulu kutunda ttaka lyabwe okuli n’ebiggya nga tebamanyi.

Goba 220x290

Omukubi w'ebifaananyi bamugobye...

Aboolukiiko olufuga zooni ya Kazo Central 1 mu munisipaali y’e Nansana batabukidde Jamir Aligaweesa omukubi w’ebifaananyi...