TOP

Mutima yeeyiyeemu Benz.

By Martin Ndijjo

Added 30th October 2018

Robert Nkuke Mutima maneja wa Jose Chameleone alinye kiraasi. yeeyiyeemu Benz ne yeewaana nti. “Omunene asigala munene, abaali balowooza nti nkomye, muyiiye birala”.

Mu 703x422

Bwe bakugamba nti Robert Jackson Nkuke amanyiddwa nga Mutima owa ‘Mutima Entertainment’ era omu ku bamaneja b’omuyimbi Jose Chameleone alinye kiraasi towakana.

 enz ya utima Benz ya Mutima

 

Mutima olumu eyeeyita maneja wa Chameleone atagobwa, w'osomera bino yeeyiyeemu ekyuma ekipya kika kya Benz ne yeewaana nti. “Omunene asigala munene, abaali balowooza nti nkomye, muyiiye birala”.

Benz eno kika kya  AMG , E55 nnamba UBE 073G mwatambulira nga ‘avimba’ n’okulya eswagga agamba omugatte okuli ne ssente z’omusolo emumazeeko obukadde 76.

 enz ya utima Benz ya Mutima

 

Omanyi Mutima gyebuvuddeko yatunda mmotoka ye kika kya Golf nga esensebuse era ennaku zino abadde ateera okulabibwa  nga abuukira bodaboda, n’okusaba lifuti n’omulu okukuuta enfudu

Naye kati agamba kye kiseera okuddamu okunyumirwa obulamu ate nga alinye ne kiraasi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Web2 220x290

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo...

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo

Reb1 220x290

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde...

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde lwaki ebimu ku biwandiiko bya Bbanka ezaatundibwa tebabirina

Lip2 220x290

Aba Takis bawuttudde omusirikale...

Aba Takis bawuttudde omusirikale

Mah 220x290

Basajjabalaba awadde ekiragiro...

Basajjabalaba awadde ekiragiro ku bizimbe ebyatwalibwa Muhangi Drake Lubega ne Mansoor Young ne bamwanukula

Po1 220x290

Abatemu bateeze omukazi ne bamutemaatema...

Abatemu bateeze omukazi ne bamutemaatema ne bamutta n'omwana