TOP

Aba MUBS batongozza okulwanyisa obuveera

By Musasi wa Bukedde

Added 1st November 2018

Aba MUBS batongozza okulwanyisa obuveera

Dev1 703x422

ABAKULIRA yunivasite ya MUBS e Nakawa batongoza kaweefube w’okulwanyisa okukozesa obuveera obwonoona obutonde bw’ensi ne basimba n’emiti.

Polof. Moses Muhwezi, omumyuka w’akulira yunivasite eno yagambye nti kirungi abayizi okubaagazisa emiti n’okumanya amakulu gaagyo nga bakyali bato kibayambe okumanya omugaso gw’okukuuma obutonde bw’ensi.

“Tulina abayizi abasoba mu 20,000, nga tulina okubamanyisa amakulu g’okukuuma obutonde bw’ensi era y’ensonga lwaki tutongozza kaweefube w’okugoba obuveera abayizi bakozese ebidomola nga mwe basula kakasiro”, Muhwezi bwe yategeezezza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.