TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Akambula kavumula kammunguluze n'okuyamba owoolubuto okumenya

Akambula kavumula kammunguluze n'okuyamba owoolubuto okumenya

By Musa Ssemwanga

Added 1st November 2018

Akambula kavumula kammunguluze n'okuyamba owoolubuto okumenya

Web1 703x422

OMUDDO oguyitibwa akambula gwa mugaso eri obulamu bwaffe. Annet Namwanje yagambye nti bw'oba otawanyizibwa kammunguluze gwekwate ojja kutereera. Oyinza okunywa amazzi wabula ne gatakuyamba bulungi. Ssinga ogattako akambula ojja kufuna enjawulo.

Noga ebikoola weeyiire mu mutwe buli lunaku emirundi esatua. Owoolubuto naawe weeyambise akambula okumenya. kayenge olubuto nga luwezezza emyezi etaano oba mukaaga onaabe.

Kayambako okugonza amagumba ekiseera ky'okuzaala bwe kituuka tosobola kusanga buzibu mu kusindika mwana. Olukusense mu baana nalwo lulwanyise ng'okozesa akaddo kano. Yenga onaaze omwana omubiri gwonna ate omuwe n'okunywa. Kijja kuyambako obulwadde obwo okufuluma.

Akambula era kayamba ku mmeeme ey'emabega. Ekizibu kino kitera kuva ku butalya bintu bigonda ne bisiba olubuto n'oba nga tofuluma bulungi. Okwejjanjaba noga ebikoola ogende ng'onyiga awali obuzibu. Nyiikira n'okulya ebintu ebigonda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Index 220x290

'Mwenyigire mu by'obulimi ebivaamu...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okumwegattako okulwanyisa abakulu b’amasomero abasaaawo ffiizi ez’ekimpatiira...

Plana 220x290

Bobi Wine akoze pulaani endala...

BOBI Wine bwe yavudde e Jamaica yasookedde ku mukolo gwa muganda we Fred Nyanzi era eno gye yayanjulidde pulaani...

Kcca 220x290

Ebbaluwa y’abasuubuzi ku by’oluguudo...

EBBALUWA y’abasuubuzi mu Kampala abeegattira mu KACITA gye baawandiikidde Loodi meeya Erias Lukwago ne dayirekita...

Sanyu1 220x290

Kyokka Golola Moses of Uganda!...

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala...

Ni 220x290

Nagenda okuva mu kkomera nnasanga...

NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.