TOP

Airtel edduukiriddeababundabunda

By Musasi wa Bukedde

Added 8th November 2018

Airtel edduukiriddeababundabunda

Rop2 703x422

MU nkola ey’okuddiza bakasitooma baayo, Airtel baategese olusiisira lw’ebyobulamu mu nkambi y’abanoonyi b’obubudamu ey’e Palabek mwe bajjanjabidde abalwadde abaasobye mu 2,500.

Enkambi eno eyatandikibwawo mu April 2017, basumbuyibwa nnyo ebyobulamu olw’ebbula ly’abasawo n’eddagala.

Olusiisira lwamaze ennaku bbiri era ng’abantu baakebeddwa endwadde ez’enjawulo n’okuweebwa eddagala ku bwereere. Christine Aneno 33, yasiimye obujjanjabi obwamuweereddwa awamu n’abaana be.

Dotewo Obwana, 61 eyajja mu Uganda okufuna obubudamu mu 2017 baamuwadde gaalubindi era yavuddewo ng’alaba bulungi. Buli mwaka Airtel esaasaanya obukadde 150 ku nsiisira z’ebyobulamu mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte

Gata 220x290

Atutte malaaya ku poliisi lwa kumumma...

GWE baakubye ennyondo ne bamunyagako pikipiki yeeraliikiriza abooluganda lwe oluvannyuma lw’abantu abatamanyiddwa...

Tamale11 220x290

Mabirizi atutte Tamale Mirundi...

MALE Mabiriizi atutte Tamale Mirundi mu Kkooti Enkulu olw’okumulebula bwe yagamba nti minisita Kuteesa yamukozesa...

Kwasa 220x290

Enguudo ezibadde ziyimbya Bannakampala...

ENGUUDO ssatu ezimaze emyaka nga zikaabya bannakamapala KCCA ezikwasizza kkampuni ezizikola era omulimu gutandise....

Alalo1 220x290

Bategese okusabira eyafiira mu...

Poliisi ekwataganye ne famire y'omuserikale eyafiira mu nnyonnyi nebategeka okumusabira ku kkanisa ya All Saints...