TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Avuddeyo okuvuganya Ssemujju Nganda agabudde Bishop Luwalira ekijjulo

Avuddeyo okuvuganya Ssemujju Nganda agabudde Bishop Luwalira ekijjulo

By Lawrence Kitatta

Added 17th November 2018

Avuddeyo okuvuganya Ssemujju Nganda agabudde Bishop Luwalira ekijjulo

Naj1 703x422

MUNNAKIBIINA kya DP eyeesowoddeyo okuvuganya ku bubaka bwa  Munisipaali ye Kira mu palamenti Jimmy Lukwago alaze amaanyi nga akyazizza omulabirizi Wilberforce Kityo Luwalira mu makaage n’awera okukunkumula Semuju Nganda omukono mu kibya.

Ono eyabadde mu makaage agasangibwa e Najeera yasabye omulabirizi Luwalira amusabireko mu ngeri ey'enjawulo asobole okufuna omukisa ogumuyingiza Palamenti ye ggwanga kuba awulira ekifo ekyo akyuesunga.

Wabula Luwalira yasinzidde ku mukolo guno n'avumirira ebikolwa ebyobukambwe ebigenda mumaaso mu ggwanga omuli obukyayi, obutaagaliza, effutwa, efubirizi, okulumya abalala n’ebirara ebigwa mu kkowe eryo nasaba abantu okusabira eggwanga lino kuba lyolekedde awantu awazibu

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sitenda 220x290

Sitenda Ssebalu, eyali omubaka...

SITENDA Sebalu akulukusiza amaziga mu maaso ga Shaban Bantaliza, oluvannyuma lw’okukimanya nti bamuyita mubbi buli...

Sonso 220x290

Amagye gasse ababbi 4 omulundi...

Yabadde nga firimu eya “ssasi ku ssasi, nnyama ku nnyama,” amagye bwe gaabadde gakubagana n’ababbi e Mutundwe eggulo....

Capture 220x290

Freeman ayagala Butebi amuliyirire...

John Freeman Kiyimba awawaabidde mugagga munne Emmanuel Ssembuusi ‘Butebi’ mu kkooti ng’amuvunaana okumulebula....

Pogba23 220x290

Pogba bandimuta mu January

Abakungu ba ManU bandyevaamu ne batunda Pogba mu katale akatandika omwezi ogujja oluvannyuma lw’okuweebwa amagezi...

Skysportsancelottinapoli4862833 220x290

Napoli efuumudde Ancelotti

Nga bakyali mu ssanyu ly’okutimpula Genk eya Belgium ne batuuka ku luzannya lwa ttiimu 16 olwa Champions League,...