TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mutebile aleese ebiwandiiko ebitakwatagana mu palamenti

Mutebile aleese ebiwandiiko ebitakwatagana mu palamenti

By Kizito Musoke

Added 20th November 2018

Ebiwandiiko ebimu obwedda biteereddwako emikono gy'abantu (signature) kyokka nga tekuli mannya gaabwe nga kino kikaluubiridde n’abakungu ba Banka okuzuula bannyini gyo. Ebiwandiiko kubadde tekuli kiraga yabiwandiika.

Mutebile2 703x422

Mutebile

Bya KIZITO MUSOKE
 ABAKUNGU ba Bbanka Enkulu beewunyisizza ababaka ba Palamenti bwe babatwalidde ebiwandiiko ebikwata ku bbanka ezaggalwa okuli; International Credit Bank Ltd (1998), Greenland Bank (1999) ne  Co-operative Bank (1999) nga tebiriiko mannya g'abaabiwandiika. 
 
Ebiwandiiko ebimu obwedda biteereddwako emikono gy'abantu (signature) kyokka nga tekuli mannya gaabwe nga kino kikaluubiridde n’abakungu ba Banka okuzuula bannyini gyo. Ebiwandiiko kubadde tekuli kiraga yabiwandiika.
 
Lipooti y’omubalirizi w’ebirabo bya Gavumenti eraga nti tewali nkola nung’amu yateekebwawo Bbanka Enkulu mu kuggala n’okutunda eby’obugagga bya bbank zonsatule.
 
Bibadde mu kakiiko ka Palamenti  akavunaanyizibwa okulondoola  emirimu n’ensaasanya mu bitongole bya gavumenti aka COSASE, akakubirizibwa Abdu Katuntu (Bugweri).  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...