TOP

Ebya Don Nasser bibi.

By Musasi wa Bukedde

Added 20th November 2018

Don Nasser bomwonoonedde! akwattiddwa poliisi ku misango gy'obufere.

Na1 703x422

Nasser nga bamuwanula mu siringi

Isaac Nasser amanyiddwa nga Don Nasser omu ku bavubuka abamanyiddwa okulya obulamu, okumansa ssente n’okuvuga mmotoka ez’ebbeeyi mu Kampala ennaku zino ebintu bimwonoonekedde.

 asser nga bamuwanula mu siringi Nasser nga bamuwanula mu siringi

 

Akwatiddwa poliisi ku bigambibwa nti aliko omusajja enzaalwa ya Amerika eyategerekeseko erya Johny gwe yafeera obuwumbi bwa ssente mu ddiiru ya zaabu.

Nasser akwatiddwa leero abasirikale b’ekitongole kya poliisi ekivvunanyizibwa ku by’obugagga by’omuttaka ebamukukkunudde mu ‘siringi’ y’emu ku nnyumba ze gy’abadde yeekukumye bwakitegedde nti bazze okumukwata.

Ono era kigambibwa asangiddwa ne zaabu ow'ebicupuli.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala

Yes3 220x290

Uganda esubiddwa eza Afrika

Uganda esubiddwa eza Afrika

Bok1 220x290

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa...

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa bukadde 60

Mis1 220x290

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo...

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo

Kip2 220x290

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa...

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa y’okusiibulukuka Allah agyanukulirawo