TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Slick Stuart ne DJ Roja bogedde ebibafudde ba Dj ab’enjawuulo.

Slick Stuart ne DJ Roja bogedde ebibafudde ba Dj ab’enjawuulo.

By Musasi wa Bukedde

Added 20th November 2018

Slick Stuart ne DJ Roja bakafulu mu kutabula ekyuma mu ggwanga balaze ebibafudde ba Dj ab’enjawuulo.

Roja 703x422

Okuva ku kkono; Dj Slick Stuart

 

“Okuwa abawagizi bye bagala, obumanyirivu n’obwesigwa bye bimu ku bitufudde ab’amaanyi  era ab’enjawuulo ku ba Dj abalala n’okukolera awamu ebbanga lino lyonna”

Bwebatyo; DJ Roja ne Slick Stuart bwe batandise nga bogera ku nkolagana yabwe ebafudde ab’enjawulo era bakafulu mu kutabula ekyuma mu ggwanga ku myaka emito.

Okwogera bino babadde mu lukung’aana lwa bannamawulire ku Golf Course Hotel mu Kampala bwe babuuziddwa ekibafuula ab’enjawuulo n’enteekateeka ze balina eri abawagizi babwe.

Bano era bategezezza nga bwe bagenda okunyikiza eky’okukola n’abayimbi ennyimba nga ‘Very well’ lwe bakola ne King Saha kubanga nakyo kyongedde okubatunda n’okubalabisa nga banjawulo.

Baweze okwegera eryanyi ne ba DJ abalala ku Lwokutano luno mu kivvulu kye bategese ku Golf Course Hotel ekitumiddwa Mixtape season5 era nga abawagizi be bagenda okubeera abasazi b’empaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...