TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Leero kkooti lw'esalawo oba abali ku gw'okutta Suzan Magara basindikibwa mu kkooti enkulu

Leero kkooti lw'esalawo oba abali ku gw'okutta Suzan Magara basindikibwa mu kkooti enkulu

By Musasi wa Bukedde

Added 21st November 2018

Leero kkooti lw'esalawo oba abali ku gw'okutta Suzan Magara basindikibwa mu kkooti enkulu

Ko1 703x422

LEERO kkooti ya Buganda Road  lw’esalawo obanga ekkiriza abasiraamu abateberezebwa okuba nga bebatta Susan Magara okusindikibwa mu kkooti enkulu bavunaanibwe era bewozeeko.
 
Bano okuli Yusuf Lubega, Hussein Wasswa, Muzamiru Ssali, Hajarah Nakandi , Abubaker Kyewolwa, Mahad Kasalita, Hassan Kato Miiro, Ismailah Bukenya ne Abbas
 
Musa Buvumbo  bamaze emyezi mukaaga nga babawuuba mu kkooti  bwebalinda nga gavumenti okumaliririza okunoonyereza basobole okutandika okwewozaako n’okuwulira obujulizi obubaluma mu kkooti enkulu.
 
Omulamuzi Robert Mukanza agenda kuwa ensala ye ku saawa 8 ez’olwegulo. Oludda oluwaabi lwagala abavunaanibwa bonna basindikibwe mu kkooti enkulu nga kuno kwekuli ne Patrick Kasaija eyaddukira mu South Africa atatwalibwanga mu kkooti kumutegeeza musango gwa muggulwako.
 
                                                                                                                                                                                                                                                                                                                                      
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...