TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Akulira ensonga z'amaka e Matugga yennyamidde olw'obutabanguko mu maka

Akulira ensonga z'amaka e Matugga yennyamidde olw'obutabanguko mu maka

By Musasi wa Bukedde

Added 21st November 2018

Akulira ensonga z'amaka e Matugga yennyamidde olw'obutabanguko mu maka

Kib2 703x422

Mabanda Nantumbwe akulira eby'amaka e Matugga

Bya Backer Ssentongo

AKULIRA ensonga z’amaka mu kakiko ka Lc 1 Matugga Mabanda Magret Nantumbwe Sekitoleko yennyamidde olwe ngeri obutabanguko mu maka gyebweyongedde enyo nga kino kivudde ku bakyala abatayagala kutukkiriza nsonga zaabwe nga bali n’abaami baabwe.

Nantumbwe yategeezezza nti ebbanga lye yakamala mu woofiisi ye be baami okujja nga bawawaabira abakyala baabwe nga bwebatatuukiriza nsonga z’amukisenge.

Kino kye kimu ku biviiriddeko obufumbo okusasika wabula nga abakyala bbo bwebabuuza bakugamba kimu nti abaami baabwe tebabalekera ssente z’akameeza kyokka bwebakomawo ekiro ne baagala okubajjulira oba okwagala omukwano ekintu abakyala kyebatayinza kukola nga bagamba nti tebayinza kukkiriza kujoogebwa baami.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala

Yes3 220x290

Uganda esubiddwa eza Afrika

Uganda esubiddwa eza Afrika

Bok1 220x290

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa...

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa bukadde 60

Mis1 220x290

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo...

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo

Kip2 220x290

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa...

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa y’okusiibulukuka Allah agyanukulirawo