TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Agambibwa okutta mulamu we n'amusuula mu kibira Poliisi emukutte!

Agambibwa okutta mulamu we n'amusuula mu kibira Poliisi emukutte!

By John Bosco Mulyowa

Added 21st November 2018

Agambibwa okutta mulamu we n'amusuula mu kibira Poliisi emukutte!

Wab1 703x422

POLIISI e Kalisizo ekutte omusajja amanyiddwa nga Hamidu Kayondo 47 owe Namiryango mu Gombolola ye Nabigasa e Kyotera kubigambibwa okutta mulamu we  Jane Nambalirwa 50.
 
Kiteeberezebwa nti obuzibu bw'avudde ku kumusaba mukwano n'agaana oluvannyuma lwa bba eyali muganda wa Kayondo okufa .
 
Ono yamuteeze ngasennya enku mu kibira ku mmande n'amusobyako ku mpaka n'oluvannyuma n'amutta n'asima ekinnya namuziika.
Okuva ku Mmande babadde bamunoonya okutuusa leero ekyalo lwekisambye ensiko mweyali agenze okusennya enku n'egwa ku mulambo gwe .
 
Poliisi ye Kalisizo edduumirwa Oc Innocent Tusiime omulambo eguggyeyo n'egukwasibwa abenganda okuteekateeka okuziika. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...