TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Justine Bagyenda agaanyi okulabikako mu kakiiko ka COSASE

Justine Bagyenda agaanyi okulabikako mu kakiiko ka COSASE

By Kizito Musoke

Added 23rd November 2018

Justine Bagyenda agaanyi okulabikako mu kakiiko ka COSASE

Jk1 703x422

Justine Bagyenda eyali akulira emirimu mu Bbanka enkulu atalabiseeko mu kakiiko

AKAKIIKO ka Palamenti  akavunanyizibwa okulondoola  emirimu n’ensaasanya  mu bitongole bya gavumenti  aka COSASE,  kayabuse mangu, oluvannyuma lwe yali akulira enzirukanya y’emirimu mu Bbanka Enkulu, Justine Bagyenda obutalabikako.

Bagyenda eyakomye okulabikako eggulo mu kakiiko, abadde asuubirwa okubeerawo leero. Aweerezza ebbaluwa n’ategeeza ababaka nti yasitudde akawungeezi k’eggulo n’agenda ku mirimu gye egyenjawulo kuba we baamuyitira nga yategeka dda okutambula.

Abdu Katuntu (Bugweri) ssentebe wa kakiiko ayabudde olukiiko mu bwangu okutuuka ku Lwokubiri nga bwawera nti Bagyenda singa talabikako lwe baddamu okutuula baakumuyisaako ebbaluwa ya bakuntumye akwatibwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...