TOP

Ogwa Kitatta guddamu mwezi gujja

By Musasi wa Bukedde

Added 26th November 2018

EYALI ssentebe wa Bodaboda 2010, Abdallah Kitatta akubye ebituli mu bajulizi abaleeteddwa okumulumiriza nategeeza nga byonna bwe byakolebwa okumukumira mu kkomera awatali nsonga.

Bya MARGRET ZALWANGO

EYALI ssentebe wa Bodaboda 2010, Abdallah Kitatta akubye ebituli mu bajulizi abaleeteddwa okumulumiriza nategeeza nga byonna bwe byakolebwa okumukumira mu kkomera awatali nsonga.

Ng'ayita mu puliida we Shaban Sanywa, Kitatta ategezezza kkooti nti obujulizi bwonna bupangirire ne yewuunya okulaba nga baleeta bajaasi bokka okumulumiriza  ekiraga nti beekobaana kumusibako misango.

Kitatta ayongeddeko nti abajulizi bonna abaleetebwa temuli yakola kunoonyereza mu musango kukakasa kkooti nti ddala Kitatta yasangibwa n’emmundu ssaako ebyambalo by'amaggye bye bagamba nti byali mu ofiisi ze.

Akulira oludda oluwaabi Maj. Rapheal Mugisha asabye kkooti aweebwe olunaku naye ayanukule ku kusaba kwe ng'akakasa kkooti nti Kitatta asaanidde yewozeeko.

Omusango guwereddwa olwa December 10, lwegunaddamu okuwulira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Apass1 220x290

A Pass yeegobye mu luyimba lwa...

A Pass atabukidde Bebe Cool ku luyimba lwa ‘Corona Distance’, amulanga kumugattika na Fresh Daddy gw'ayita kazannyirizi...

A Pass yeegobye mu luyimba lwa...

A Pass atabukidde Bebe Cool ku luyimba lwa ‘Corona Distance’, amulanga kumugattika na Fresh Daddy gw'ayita kazannyirizi...

Kagame 220x290

E Rwanda bongezzaayo kalantiini...

Gavumenti ya Rwanda yalangiridde nti eyongezzaayo ennaku abantu ze balina okumala nga tebava waka okutuuka April...

W1240p169s3reutersmedianet68 220x290

Coronavirus: World Bank ewadde...

Bbanka y’ensi yonna yawadde Kenya obuyambi bwa doola za Amerika obukadde 50 okuyambako mu kutangira okulwanyisa...

Kyuka 220x290

Abantu 1,000 bafudde Corona mu...

ABANTU 1,047 olufudde mu Amerika ebintu ne bikyuka. Trump obuyinza bw’okuteekawo kalantiini n’okusibira abantu...