TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ereese bi weetiiye okunnyulula eryato eryabidde

Poliisi ereese bi weetiiye okunnyulula eryato eryabidde

By Henry Nsubuga

Added 27th November 2018

Abantu abawerera ddala bakungaanidde ku Mutima beach okulaba engeri poliisi gy'egenda okukwasaganyaamu enteekateeka z'okunnyulula eryato eryayiwa abantu mu nnyanja ne bafa ku Lwomukaaga.

Tiiye1 703x422

Ebimotoka bya Poliisi ebyaleeteddwa okunnyulula eryato.

Bya Henry Nsubuga
 
Abantu abawerera ddala bakungaanidde ku Mutima beach okulaba engeri poliisi gy'egenda okukwasaganyaamu enteekateeka z'okunnyulula eryato eryayiwa abantu mu nnyanja ne bafa ku Lwomukaaga.
 
Poliisi emaze okukwasaganya ebimotoka bi weetiiye okulaba nga biyambako mu ddimu lino.
 
Mu bimotoka bino mulimu ekya poliisi, ekya minisitule y'emirimu n'entambula n'ekya disitulikiti y'e Mukono.

 

 
Bw'abadde ayogerako n'abantu bano, omwogezi wa poliisi Zahara Ganyana mu kugezaako okubalambika, bano bamuloopedde nga bwe waliwo abantu ababsoloozezzaamu ensimbi okubakkiriza okuyingira mu kifo kino.
 
Wabula ye Ganyana yeesammudde enteekateeka eno n'agamba nti bbo nga poliisi tebannasasuza ku muntu yenna ssente.

 

 
Poliisi n'olwaleero ekyakola kinnawadda ne Brian White mu kukwasaganya kalonda yenna agenda mu maaso.
 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Abafumbo batabuse ne baanika obuziina...

Abafumbo batabuse ne baanika obuziina bwabwe

Hit2 220x290

Maama tonzita ebbinika nagiryamu...

Maama tonzita ebbinika nagiryamu ekikomando

Enseenene: Omugano gwa November...

AKEETALO akali mu Kampala n’emiraano kati ka nsenene. Enseenene kye kimu ku by’okulya ebisinga okuwoomera Bannayuganda...

Mbarakuzi 220x290

'Abeenyigira mu ttemu mwekube mu...

Yagambye nti abeenyigira mu kutta abalala bakimanye nti Katonda ajja kubasasula nga bwe yakola ku Kaine eyatta...

Nana 220x290

Xhaka yeenyiyiddwa Arsenal: Agenda...

GRANIT Xhaka, eyaggyiddwaako obwakapiteeni bwa Arsenal olw’okuwemula abawagizi ayolekedde AC Milan eya Yitale....