TOP
  • Home
  • Amawulire
  • 'Uganda ekula naye enkulaakulana tennatuuka ku muntu waaabulijjo'

'Uganda ekula naye enkulaakulana tennatuuka ku muntu waaabulijjo'

By Musasi wa Bukedde

Added 6th December 2018

ABAKULIRA Bbanka Enkulu bategeezezza nti, Uganda emisinde kw’ekulaakulanira mu byenfuna tennatuuka bulungi ku muntu waabulijjo olw’omuwendo gw’abantu abali mu ggwanga okweyongera buli lukya olw'abaana abazaalibwa.

Wanyi3750430 703x422

Gavana wa bbanka Enkulu, Emmauel Mutebile n'omumyuka we, Louis Kasekende

Abakungu bano era bagambye nti okubuuliriza ku nkola y’emirimu eya Bbanka Enkulu okukolebwa mu Palamenti nga kwekuusa ku bbanka z’ebyobusuubuzi ezaggalwa tekulina ngeri gye kukosezzaamu byanfuna bya ggwanga.

Bino byabadde mu lukuhhaana lwa bannamawulire olwayitiddwa Gavana wa Bbanka Enkulu Tumusiime Mutebile.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Nom1 220x290

Poliisi ennyonnyodde entabula y'ebidduka...

Poliisi ennyonnyodde entabula y'ebidduka ku mukolo gw'okutuuza omulabirizi

Grave1 220x290

Abaffamire ya Nkoyooyo batabuse...

ABA FFAMIRE y’eyali Ssaabalabi­rizi w’ekkanisa ya Uganda, omu­genzi Bp. Livingstone MpalanyiNkoyoyo baguddemu ekikang­abwa...

Sit24 220x290

Abawala babuutikidde abalenzi mu...

Abawala babuutikidde abalenzi mu bya senior 6

Sophia 220x290

Kabakko ayogedde ebya Sheebah ne...

OMUYIMBI Kabakko (akutte akazindaalo) akkakkanyizza emitima gy’abawagizi ba Sheebah Kalungi (mu katono) abangi...

Tim1 220x290

Engeri Omubaka Peter Sematimba...

Engeri Omubaka Peter Sematimba gy'ayiseemu ebigezo bya senior 6