TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ruth Kalibbala agattiddwa ne Charles Bwanika Ssensuwa

Ruth Kalibbala agattiddwa ne Charles Bwanika Ssensuwa

By Josephat Sseguya

Added 6th December 2018

Ruth Kalibbala agattiddwa ne Charles Bwanika Ssensuwa

Bwa1 703x422

Charles Bwanika Ssensuwa ng'akumba ne mukyala we Ruth Kalibbala

OMUSUMBA Mathias Ssekamaanya agasse bannakatemba, Ruth Kalibbala ne Charles Sensuwa Bwanika abazannyira mu kibiina kya Beyond Boarders ekya John Ssegawa akizannya Akandolondoli.

Baagattiddwa olwaleero ku lutikko e Lubaga ku ssaawa nnya ezo kumakya. Okugatta kwetabyeko abantu bangi okubadde eyali ssentebe wa Disitulikiti y’e Wakiso Ian Kyeyune, Peter Ssematimba (Mubaka -Busiro South) era yeyali akozesa Sensuwa ku Super FM gye yava okugenda ku Star FM gy’akola ng’omu ku bagikulira ate nga Ruth akola ku Dembe FM.

Bannakatemba bannaabwe Andrew Benon Kibuuka, Aloysious Matovu, omusumba Mondo Mugisha. Abalala kubaddeko Micheal Ssebbowa amyuka omukunganya w’olupapula lwa Bukedde ne mukyalawe Margaret Ziribaggwa n’ebikonge ebirala.

Sensuwa ne Ruth abamaze emyaka 15 mu laavu mwe bazaalidde abaana bataano, boogedde lwatu nga Ssekamaanya ababuuzizza oba bakakiddwa obufumbo ne baddamu nti; Twesaliddewo nga tuli bakulu ate abategeera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.