TOP

Ow'emyaka esatu taxis emusse e Kanyanya

By Moses Lemisa

Added 6th December 2018

Ow'emyaka esatu taxis emusse e Kanyanya

Lip2 703x422

DEREEVA wa takisi akonye omwana ow’emyaka esatu abadde azannyira mu maaso g’emmotoka n'amutta..

Akabenje kano kagudde Kanyanya Komamboga ku kigyegere mu muluka gwe Komamboga mu minisipaali ye Kawempe ku Lwokusatu akawungeezi  John Datch Bigomba 3 mutabani wa Rose Natabo ne Bosco Kirumira  eyabadde azannyira mu maaso ga takisi eyabadde esimbiddwa ku mabaali g’ekkubo dereeva mu kusimbula n'amukoona n'amutta .

Joshua Ssewanyana eyabaddewo ng’akabenje kano kagwawo yategeezezza nti takisi eyakonye omwana yasoose kusimbibwa ku mabaali g’oluguudo n’emalawo akaseera ekyaviriddeko omwana okuzannyira mu maaso gaayo.

Yagasseko nti oluvannyuma omugoba waayo  olwalabye takisi endala ng’ate mu maaso waliyo omusabaze n'agisimbula okukakkana ng’akonye John Datch Bigomba 3 n'amutta,

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Laha 220x290

Baze ambuzeeko kati wiiki bbiri...

OMWAMI wange yambulako kati wiiki bbiri nga simulabako kyokka yandekera omwana omuto nga ne ssente sirina.

Ssenga1 220x290

Omukazi alabika yandoga obusajja...

OMUKAZI bw’aba nga yanzita obusajja, nsobola okufuna eddagala? Sirina manyi ga kisajja bulungi ate nga gaali mangi...

Pansa 220x290

Stecia Mayanja ddala muzito oba...

HAJATI Faridah Mubiru manya Stecia Mayanja owa Kream Production ennaku zino alina engeri gy’agezze ate nga ne Sharia...

Dvq8ouzwkaakba8 220x290

Awagidde eky’okusimbawo Museveni...

SSENTEBE w’amatabi ga NRM agali ebweru wa Uganda, Al Haji Abbey Walusimbi awagidde ekyasaliddwaawo akakiiko ak’oku...

Letter002pix 220x290

Abaserikale ba poliisi y'oku mazzi...

ABASERIKALE ba poliisi erawuna ennyanja bataano bagudde mu mazzi eryato mwe babadde batambulira nga bali ku mirimu...