TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abatabuzi b'eddagala batabukidde abasaanyaawo ebibira

Abatabuzi b'eddagala batabukidde abasaanyaawo ebibira

By Paddy Bukenya

Added 7th December 2018

Abatabuzi b'eddagala batabukidde abasaanyaawo ebibira

Fub2 703x422

Ababuzi b'eddagala nga bawanda omuliro mu lukung'aana lw'abannamwulire

ABATABUZI  b'eddagala ly'ekinnansi mu district ey'e Mpigi bawakanyizza abakulembeze beeno okutunula obutunuzi nga ebibira bisaanyizibwawo.

Bano abasoba mu 900 nga beegattira mu kibiina ekibawabula okutumbula eddagala ly'ekinnansi, okukuuma obutonde bw'ensi n'okuyigiriza ennima etambula n'obuwangwa bw'amawanga agatali gamu ekimanyiddwa PROMETRA Uganda batuuzizza olukungaana lw'abannamawulire mu kibira gye bakolera  emirimu gyabwe e Buyijja mu ggombolola y'e Buwama mu district ey'e Mpigi.

Bano bagugumbudde  abakulembeze mu district okusitukiramu babeegatteko okulwanyisa abasanyaawo ebibira nga Kalandazzi ku luguudo lw'e Masaka, Nawandagi, Mpanga n'ebirala.

Bagambye nti kyekiviiriddeko omusana okwaka ne gusanyaawo ebimera nga mw'otwalidde n'ebikolo kwebaggya eddagala lyabwe erivumula abantu ekibafiirizza eby'ensusso ne balumbwa obwavu obubasenkenya obutasalako.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oketchinstructinghisstudentswebuse 220x290

Oketch obwavu abugobye na kukola...

Mu kukola fulasika z'embaawo mwe nfuna ssente

Wanikaamaguluwebuse11 220x290

Bw'oyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa...

By'olina okukola okuyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa wa musawo okumutaasa obuzibu obuyinza okumutuukako

Lan1 220x290

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero...

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero mu Badminton

Gr2 220x290

Abagambibwa okutta owa Mobile Money...

Abagambibwa okutta owa Mobile Money babazizza e Zzana

Hat1 220x290

Ebivuddeko ettemu okweyongera

Ebivuddeko ettemu okweyongera