TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA KU KATALE:

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA KU KATALE:

By Musasi wa Bukedde

Added 7th December 2018

Mulimu emiko egy’enjawulo ku Muhangi omuli n’abagagga ababiri; Drake Lubega ne Matovu Yanga bye boogedde.

Teekawo 703x422

Mulimu ne lipoota y’abasawo ku ky’amusse n’engeri gy’etemyemu aba famire.

Famire ya Musumba erumbye abagagga abalala abaali ku lyato kwe yafiira.

Mulimu n’ebyabadde ku mbaga ya bannakatemba Ruth Kalibbala ne bba Ssensuwa nga basembeza abagenyi baabwe.

Mu Byemizannyo, tukuleetedde entalo z’abazannyi nnya eziri mu nsiike ya Chelsea ne Man City.

Kuno tukugattiddeko Tambula n’omulembe, Akeezimbira ne Kasalabecca, byonna ku 1,000/- zokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Developmentchanneldirectorcharleslambertisarrestbypolicearrestoverarrest 220x290

Omunigeria avunaanibwa ogw'obufere...

OMULAMUZI wa kkooti e Nakawa azzeemu n’alagira Omunigeria, Charles Lambert Nwabuikwu, azzibweeyo mu kkomera e Luzira,...

Bobi 220x290

Bobi Wine akukkulumidde Poliisi...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi amanyidwa nga Bobi Wine ayombedde e Kayunga olwa kye yayise effujjo lya poliisi okumuwendulira...

Gololaweb 220x290

Golola awonye akatebe

Edward Gololawonye akatebe, bw'aweereddwa omulimu mu Kitara FC eya Big League

Manya1 220x290

Ebyayambye Abenakyo okussaawo likodi...

NNALULUNGI wa Uganda Quiin Abenakyo atikkiddwa engule ya Nnalulungi wa Ssemazinga wa Afrika mu mpaka za Nnalulungi...

Kccaplayers 220x290

KCCA FC yeesasuzza Vipers

KCCA FC ewangudde Vipers ne yeenywerezza ku ntikko y'ekibinja mu liigi ya FUFA Juniors League