TOP

Muhangi afudde akkirizza okuliyirira abagagga

By Musasi wa Bukedde

Added 10th December 2018

Ssentebe w’e Nsangi, Abdul Kiyimba yasabye Ruhakana Rugunda okugonjoola eby’ebizimbe ebikaayanirwa kubanga bwe baali mu State House, Yanga ne Lubega bakkiriza ensobi nti, baazimba ku ttaka lya Muhangi mu bukyamu.

Lekwa 703x422

Bamulekwa Muhangi b’alese.

Era awo Museveni we yansinziira n’abuuza Muhangi oba bwe bamuwaamu ssente azitwala, ekintu Muhangi kye yakkiriza

BBAASI ZAASOMBYE ABAZIISI

Abakungubazi baakedde kweyiya kukyalo Bumbiire okwetaba mu kuziika. Bbaasi okuli Global, Friendship, Horizon zaakedde kusomba bantu okuva e Kampala, Mbarara, Kabale n’awalala.

Abategesi baagabudde nnyo kubanga wadde abantu baabadde bangi, kyokka baafunye emmere n’ebyokunywa.

Emikolo gyakeereye olw’olukubakuba. Okusaba kwatandise ku ssaawa 5:30 ez’enkya wadde nga kwabadde kwa kutandika ku ssaawa 4:00.

Ebimuli byassiddwa ku saanduuke n’oluvannyuma okwogera ne kutandika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lan1 220x290

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero...

Mbogo ne Kibuli beddizza ez'amasomero mu Badminton

Gr2 220x290

Abagambibwa okutta owa Mobile Money...

Abagambibwa okutta owa Mobile Money babazizza e Zzana

Hat1 220x290

Ebivuddeko ettemu okweyongera

Ebivuddeko ettemu okweyongera

Pop1 220x290

Ab'ebyokwerinda boogedde ku mbeera...

Ab'ebyokwerinda boogedde ku mbeera y'ebyokwerinda mu ggwanga

Hot2 220x290

Ekiremesezza okulwanyisa ettemu...

Ekiremesezza okulwanyisa ettemu