TOP

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUBIRI

By Musasi wa Bukedde

Added 10th December 2018

Bawambye omwana omulala ne basaba obukadde mukaaga; bamusse omulambo ne bagusiba mu kadeeya.

Pass 703x422

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI

Olutalo lusituse  buto ku bizimbe bya Muhangi ebikaayanirwa, Basajjabalaba bw’awadde ebiragiro abasuubuzi ababikoleramu.

Abantu 50 abaasimatukka eryato ne babula bazuuse bwe bagenze ku poliisi okuggyayo ebintu byabwe ebyagwa mu nnyanja.

Ssenga wa Bukedde azze n’ettu mutasubwa omuli abasawo nga bannyonnyola ebivaako ‘tteepu’ okulemera mu ‘kaseti’; ssaako abawala n’abasajja abanoonya obufumbo.

Mu Byemizannyo, tukubye ttooci mu kibinja C mu mpaka za Champions League ne tukulaga olusozi kiraabu okuli Liverpool, PSA ne Napoli ze lwolekedde okwewonya okudda mu za Europa.

Tosubwa ne kalonda yenna akwata ku mupiira gwa liigi wakati wa Express ne KCCA FC.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...