TOP
  • Home
  • Amawulire
  • ‘Buli lwe ndaba omwana wange nzijukira Ssekukkulu

‘Buli lwe ndaba omwana wange nzijukira Ssekukkulu

By Musasi wa Bukedde

Added 12th December 2018

‘Buli lwe ndaba omwana wange nzijukira Ssekukkulu

Jipm2 703x422

ELDARD Wamala omutuuze w’e Kitala agamba Ssekukkulu ekyasinze okunyumira ya 2013 mwe yafunira mukyala we oluvannyuma lw’ebbanga eddene. Omukyala yantawaanya nnyo kumpi okumala emyaka ena nga bw’anziza eno n’eri.

Okunkebera omusaayi yantwala emirundi egisoba mu etaano mu bifo eby’enjawulo nange ne mussa akasiiso. Bwentyo, nange namusaba mutwalire muganda wange amulabeko era gye tuba tuliira Ssekukkulu. Bwe twatuukayo namuliisa buli kye nnali njagala n’ebyokunywa kuba nnali nkooye okulinda.

Olwali okuva eyo bwetyo nange ne mufunza okukkakkana nga nfunye n’omwana wange asooka kati. Omwanabuli lwe mutunuulira nzijukira Ssekukkulu eyo yennyini kuba teyansala mu butuufu ng’omusajja nnali neesunga dda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi

Gat1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata