TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omulimu gw'okuddaabiriza omugga Nakalele guli mu ggiya

Omulimu gw'okuddaabiriza omugga Nakalele guli mu ggiya

By Lawrence Kitatta

Added 12th December 2018

Omulimu gw'okuddaabiriza omugga Nakalele guli mu ggiya

Kit1 703x422

OMULIMU gw’okuddaabiriza olutindo lwe Kira olumanyiddwa nga  Nakalele olwakuluggusibwa omugga Mayanja mu nkuba ebadde efundemba ebiro bino.

Wabula Bayinginiya abali ku mulimu gw'okuddaabiriza olutindo luno nga bakulembeddwa Eng. Joroba James bategeezezza nti gutambula kasoobo olwe mbeera y’obudde etannaba kutereeza ate nga ne bikozesebwa ng’ettaka tebirabikalabika.

Joroba ategeezezza nti omulimu ogukolebwa gwa kiseera okusobola okuyambako abantu okukozesa oluguudo wabula ng’emmotoka ennene ssi z’akukkirizibwa kuyitako okuggyako eza buyonjo okutuusa mu April minisitule ng'emaze okukakasa nti oluguudo luno lumaze okuddaabirizibwa.

Yagambye nti omulimu ogukolebwa mu kiseera kino era ogugenda mumaaso gw’akumalawo obukadde 130 era nga munisipaali y’e Kira yeyawaddeyo ensimbi ezo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Index 220x290

'Mwenyigire mu by'obulimi ebivaamu...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okumwegattako okulwanyisa abakulu b’amasomero abasaaawo ffiizi ez’ekimpatiira...

Plana 220x290

Bobi Wine akoze pulaani endala...

BOBI Wine bwe yavudde e Jamaica yasookedde ku mukolo gwa muganda we Fred Nyanzi era eno gye yayanjulidde pulaani...

Kcca 220x290

Ebbaluwa y’abasuubuzi ku by’oluguudo...

EBBALUWA y’abasuubuzi mu Kampala abeegattira mu KACITA gye baawandiikidde Loodi meeya Erias Lukwago ne dayirekita...

Sanyu1 220x290

Kyokka Golola Moses of Uganda!...

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala...

Ni 220x290

Nagenda okuva mu kkomera nnasanga...

NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.