TOP
  • Home
  • Amawulire
  • 'Bannamawulire muli basaale okukulaakulanya eggwanga'

'Bannamawulire muli basaale okukulaakulanya eggwanga'

By Musasi wa Bukedde

Added 26th December 2018

BANNAMAWULIRE basabiddwa okukola omulimu gyabwe n'obuvunaanyizibwa nga beewala okuwandiika amawulire agasasamaza agayinza okuleeta obutabanguko n'agatazimba ggwanga.

Panga 703x422

Dr. Muyingo n'abamu ku bannamawulire

Bya Samuel Kanyike     

Bino yabyogeredde ku kabaga ke yabakoledde okumalako omwaka mu makaage n'abasaba okwagala eggwanga lyabwe, okukwana emikwano egibatwala mu maaso n'okweyambisa mu pulogulaamu za gavumenti ez'enkulaakulana so si kuziwandiikako buwandiisi. 

Yavumiridde ebitongole ebityoboola eddembe lya bannamawulire. 

Bannamawulire abeetabye ku kabaga baasiimye Dr. Muyingo olw'okubalaga omukwano ne bagamba ayawukana ku bannabyabufuzi abalala ababajjukira mu biseera by'okulonda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A1 220x290

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral...

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral & Cocktail Party’ e Munyonyo ebyana gye byalagidde emisono n’emibiri nga bwe balya...

Afrigo 220x290

Lutalo ekintu akyekwatiddemu

OMUYIMBI w’ennyimba za laavu, David Lutalo (ku ddyo) kirabika akooye bapulomoota okumulyako ssente.

Tege 220x290

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!...

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu...

Kuba 220x290

Eyagaba abalongo bange yantamya...

NZE Charles Adwor, mbeera Mukono. Nasisinkana munnange mu 2014 nga nkyabeera e Jinja. Ebiseera ebyo nalina omulimu...

Melon1 220x290

Weyune enkola ya kontulakiti ofunemu...

OKUKOLA kontulakiti n’omuguzi y’emu ku ngeri omulimi n’omulunzi mw’asobola okuyita okufuna akatale k’ebintu bye...