TOP

Etteeka ku kisengulabantu ligguse

By Musasi wa Bukedde

Added 27th December 2018

OMUBAKA w’e Nakaseke, Paul Lutamaguzi Ssemakula asuubizza okuleeta mu palamenti etteeka eritangira okumala gasengula bantu ku ttaka.

Ma1703422 703x422

Omubaka Luttamaguzi

Yagambye nti, agenda kukolagana ne Ssaabaluhhamya wa Gavumenti ku by’amateeka okulaba ng’aleeta etteeka eriruhhamya eby’okugoba abantu ku ttaka.

Kino kiddiridde eby’ekibba ttaka n’okusengula ab’ebibanja okulinnya enkandaggo era Lutamaguzi agamba nti omuze guno gulina okunogerwa eddagala abagagga balemenga kwanguyirwa bya kusengula bantu ku ttaka.

Yabadde ayogera ku leediyo ya FM emu n’agamba nti ayagala etteeka erifuga ettaka likyusibwe ettaka lireme kubeerangako bwannannyini bwa bantu babiri ku ttaka limu.

Ow’ekibanja abe n’erirye ne nnannyini abeere n’erirye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lim1 220x290

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako...

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako omujaasi omutwe ne gubula

Wez1 220x290

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza...

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza eri abantu be Buikwe

Fut2 220x290

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga...

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga abaana ebikolwa eby'ekikaba

Fut1 220x290

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana...

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana baganzi be

Sad1 220x290

Engeri abazadde gye bayingiza abaana...

Engeri abazadde gye bayingiza abaana mu nsonga z’obwenzi