TOP

2019 tuguyingira tukola - Lutaaya

By Musasi wa Bukedde

Added 31st December 2018

2019 tuguyingira tukola - Lutaaya

Jib1 703x422

TAATA Pius ng’amba Geoffrey Lutaaya yazudde ekyama mu bitundu by’e Masaka. Ssekukkulu ne Boxing Day eno gye yabadde ng’akubira abaayo omuziki.

W’osomera bino nga yazzeeyo dda era leero ali ku Greenville Country Resort gy’agenda okukubira omuziki nga baggulawo ekifo kino mu butongole.

Agenda kubeera ne bandi ya Da Nu Eagles omuli Jovan Luzinda, Robert Rota, Betina Namukasa, Henry Mwanje n’abayimbi abalala nga Spice Diana, Matthias Walukagga, B2C n’abalala.

Lutaaya yagambye nti ekifo kino kyamaze dda okuyooyootebwa nga n’abaagala okusulayo ebisulo weebiri. Ekivvulu kino kiwagiddwa Vision Group efulumya ne Bukedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

Gavt. egenda kusuumusa eddwaaliro...

OMUWANDIISI ow’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu, Dr. Diana Atwine akakasizza nga gavumenti bw’eri mu kukola...

Katabitc 220x290

Bagudde ku mulambo gw'omusajja...

ABATUUZE b’e Nkumba - Bukolwa mu Town Council y’e Katabi bakeerede mu kyekango oluvannyuma lw'okugwa ku mulambo...

Still 220x290

Tulakita za Gavt. zissiddwaako...

TULAKITI n’ebyuma ebirala ebikola enguudo gavumenti bye yagabidde disitulikiti ssaako n’ebitongole byayo zissiddwaamu...

Ssaalongokalema 220x290

Aba takisi bakubye munnaabwe n'azirika...

ABA takisi e Mpigi bakubye owa siteegi y’e Kibuye gwe balumiriza okufumita mu nnaabwe ekiso n’addusibwa mu ddwaaliro...

Wano 220x290

Abadde atulugunyizibwa akwasizza...

ABATUUZE b’e Gangu mu zooni y’e Kabuuma mu Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo katono bagajambule omukazi agambibwa...