TOP

Bobi, kankuwe entandikwa

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd January 2019

SSENTEBE wa disitulikiti y’e Wakiso, Matia Lwanga Bwanika yasisinkanye n’omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu ne beevumba akafubo.

Uni 703x422

Kyokka obwedda Bwanika ayogerayo kimu bibiri n’akwata mu kkooti ng’alinga aggyayo ssente.

Oba Bobi yabadde amukaabidde ennaku gyayitamu ennaku zino oluvannyuma lwa Gavumenti okumulemesa okukola ebivvulu n’asalawo okumuwaayo entandikwa? Nze naawe.

Abakulu bano baabadde basisinkanye ku Lutikko e Lubaga oluvannyuma lw’emmisa ku Ssekukkulu.

Bino byabadde bigenda mu maaso nga kanyama wa Bobi, Eddy Mutwe abeegese amaaso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...