TOP

Mukyala wa Mesach asitudde omubiri!!.

By Musasi wa Bukedde

Added 9th January 2019

SARAH Nakkaayi mukyala w’omuyimbi Mesach Ssemakula alabika yatereera. Takyetaaga nnyo ssaala kubanga omubiri gw’ataddeko gwogeza abantu obwama.

Makula 703x422

Bw’olaba ku Sarah, ssinga kibadde kimera, baakisimba ku ttaka erijjudde ebigimusa nga kifuna amazzi agamala.

Omukyala ono y’omu baanyumiddwa omuziki gwa Eddy Kenzo ku Serena Hotel wiiki ewedde.

Yabadde yeesaze akateeteeyi ka Purple ng’anyumye kyokka nga bw’otunuulira Sarah ow’emyaka ebiri emabega ne Sarah owa leero ng’olaba yeekozeemu oba bamukozeemu omulimu.

Owoolugambo waffe atugambye nti yawulidde abasajja nga beeyogeza nga Mesach bwaliko ekyana n’okumuwaana okukiteekamu ebinusu kyokka nga bwe beebuuzisa nti oba amukuba ddi embaga?

Yabadde ne mikwano gye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...