TOP

Bigirwa owa DP ensonga azitutte mu palamenti

By Musasi wa Bukedde

Added 11th January 2019

Bigirwa owa DP ensonga azitutte mu palamenti

Kat1 703x422

MUNNA DP Moses Bigirwa eyejjeerezeddwa kkooti mu musango gw’okwogera amawulire ag’obulimba agambye nti agenda mu palamenti n’abavubuka ba UYD ategeeze ababaka engeri abavubuka ab’enjawulo gye bapooceza mu buduukulu bwa poliisi awatali ayamba.

Eggulo yatuuzizza olukiiko lwa bannamawulire ku kitebe kya UYD ekisangibwa ku luguudo lwa Johnson n’alaga engeri poliisi gye yamuyoolamu ssaako embeera gye yayisibwamu mu kkooti n’abavubuka be yasangayo.

Yagambye nti yakwatibwa musango gwa kukuma mu bantu muliro kyokka ogwamusomerwa gwa kuwa mawulire makyamu abaali bawuliriza leediyo emu. Yagambye nti abavubuka bangi bakwatibwa ne baggalirwa kyokka nga tewali abayamba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fot2 220x290

Omucuula guyamba ku lubuto olwesibye...

Omucuula guyamba ku lubuto olwesibye

Kab3 220x290

Owoolubuto weekwate ekiyondo okutereeza...

Owoolubuto weekwate ekiyondo okutereeza emmeeme

Gat2 220x290

Abayizi n’abaana nabo basobola...

Abayizi n’abaana nabo basobola okulumirirwa abalala mu kisiibo

Wab2 220x290

Nja kufiira ku babba eddagala -...

Nja kufiira ku babba eddagala - Ssentebe

Fut2 220x290

Omusawo bamukutte kufera bantu...

Omusawo bamukutte kufera bantu