TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA NG’ALIMU BINO

BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 12th January 2019

Nnamwandu wa Sheikh Kirya bamukutte. ISO emugguddeko emisango ebiri.

Lwaka 703x422

Nnamwandu wa Sheikh Kirya bamukutte. ISO emugguddeko emisango ebiri.

Omuvubuka akwatiddwa ng’adduka ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe n’ayogera bwe yasse abawala ba yunivasite ababiri.

Tukulaze engeri emmaali ya Namanda, bba Kakaire gwe yattisa asidi bw’eweddewo. Byonna mu Bukedde ku Ssande.

Mulimu omusajja gwe bakutte n’ebyapa by’ettaka 100 ng’abinoonyeza akatale nga mulimu eby’omu Kampala, Wakiso, Kyebando n’awalala.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu nsiike ya ManU ne Spurs aba Spurs nga beeswanta okuwa omutendesi wa ManU ow’ekiseera, Solskjaer ekigezo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiromayigangaalinaboogezibokumikoloabeetabyekumukologwoluwalokubulanekulwokubiri002webusenu 220x290

Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza...

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza Ab'e Buluuli ne Ssese okunnyikiza obulimi kubanga teri mulimu...

Manya 220x290

Abakazi abasinga tebamalaamu kagoba...

Abakazi emirundi 6 ku 10 gye beegatta mu kaboozi tebatuuka ku ntikko. Wabula babuulire kwekoza nga abamazeemu akagoba....

Saalwa703422 220x290

Teddy ayanukudde Bugingo ku bya...

TEDDY Naluswa Bugingo ayanukudde bba Paasita Aloysius Bugingo ku kya ffiizi z’abaana ne ssente.

Florencekiberunabalongowebuse 220x290

Alina olubuto lw'abalongo ne by'olina...

Abasawo balaze abalina olubuto olulimu omwana asukka mu omu bye balina okukola obutabafiirwa nga tebannazaalibwa...

Research1 220x290

Ebizibu ebibeera mu kutambuliza...

ABATANDIKA omukwano ekimu ku birina okwewalibwa ku kugutambuliza mu kweteeka mu butaala ate nga si bwoli.