TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

By Moses Lemisa

Added 19th January 2019

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Gat2 703x422

Roger nga'twalibwa ku Poliisi

POLIISI ekutte omusajja eyasangiddwa lubona ng’aggyeyo ebitundu by’ekyama asobye ku baana abawala beyasanze nga bazannya.


Roger Kwobe omutuuze w'e Mulago y'asimattuse okugajambulwa abatuuze b'omu Good Hope Zooni e Makerere Kavule abaamulabye ng'aggyamu engoye asemeberera abaana e bakuba enduulu ezaasombodde abantu ne bamukwata.

Ono olutuuse ku Poliisi akkiriza ebimuvunaanibwa n'ategeeza nti kituufu abadde agenda kukwata abaana naye kirabika aliko ekikyamu ku mutwe era n'asaba bamusonyiwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bim1 220x290

kkooti ewadde ekiragiro ku mpaka...

kkooti ewadde ekiragiro ku mpaka z'obubina

Lop1 220x290

Eyawambye omwana ku ssomero n'asaba...

Eyawambye omwana ku ssomero n'asaba ssente poliisi emukutte

Kis1 220x290

Omulimu gw'okuzimba ekisaawe kya...

Omulimu gw'okuzimba ekisaawe kya Nakivubo gutambula bulungi

Sarangabaagaembuzinekikondekyekunokwebayitaokugikubaekikondeweb 220x290

Ntunda mitwe gya mbuzi okuweerera...

Emitwe gy'embuzi gye nsasulwa mu kuzibaaga mwe mpeeredde abaana n'okwongerako emirimu emirala.

United1 220x290

Kiikino ekizembe kw’olabira Dubai...

DUBAI eyongedde okussaawo likodi! Ku kizimbe ekisinga obuwanvu mu nsi yonna, egasseeko ekizimbe ekyakulanga “Fuleemu”...