TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

By Musasi wa Bukedde

Added 19th January 2019

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Rak1 703x422

Livingstone Mwanje akubiddwa Laddu n'emuttirawo e Rakai

Bya Pascol Lutabi

ABATUUZE ku kyalo Nnyiriri mu muluka gw'e Kasensero mu Gombolola Lwanda mu Disitulikiti ye Rakai baguddemu eky'ekango oluvannyuma lwa mutuuze munnaabwe okukubwa laddu n'afiirawo. 


Living Stone Mwanje 34 ng'ono y'abadde akulira  eby'okwerinda ku kyalo y'akubiddwa laddu gw'esanze mu mu kiyungu ng'alimu ne mwannyina Jalia Nabulya.

Bano bombi babadde mu kiyungu nga bookya Kasooli laddu gy'ebasanze Mwanje n'emuttirawo ate ye Jalia naddusibwa mu ddwaliro e Rakai nga taasulewo yaali ku mimwa gy'abantu 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka

Gab2 220x290

Ebya dokita gwe basse bikyalanda...

Ebya dokita gwe basse bikyalanda