TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 7th February 2019

Mulimu engeri baminisita gye batadde akazito ku Kiwanda ategese empaka z’obubina bw’abakazi.

Wat 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO

Mulimu engeri baminisita gye batadde akazito ku Kiwanda ategese empaka z’obubina bw’abakazi.

Ssabaluuli bamututte ku poliisi ku by’obutalabirira mukyala we.

Mulimu ebifaananyi ng’abakazi basazeeko omuyimbi Lutalo ekyamuleetedde okusoberwa.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Tosubwa okumanya essanyu n’amaziga ebibeera mu kutegaka ebivvulu . Byonna mu Bukedde w’Olwotaano.

Mu Byemizannyo: Susan Muwonge alaalise okukeesa abasajja 39 emmotoka z’empaka ezigenda okubeera e Mbarara.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Cana 220x290

Abakyala temusirikira ebibaluma...

Abakyala n’abaana bawereddwa amagezi obutasirikira ebibaluma mu maka ne mu bulamu obwa bulijjo

Kayihura avuddemu omwasi: 'Bankijjanya,...

OMUSASI wa Bukedde ayogedde ne Gen. Kale Kayihura ku kkoligo lye baamutaddeko obutaddamu kulinnya kigere mu Amerika...

Ssaavabugingonakiwala4 220x290

Nakiwala atadde ku Bugingo obukwakkulizo...

MINISITA w’abavubuka n’abaana, Florence Nakiwala Kiyingi atadde ku Paasita Aloysius Bugingo obukwakkulizo ku ngeri...

Lobe 220x290

Owa bbooda eyalaba eyatemula Nagirinya...

OWA boda eyavuganga ddereeva wa Nagirinya, Ssaalongo Ronald Kitayimbwa, ayogedde bwe yayitibwa poliisi y’e Katwe...

Twala 220x290

Kayihura nnatti za Amerika zimunyize...

GEN. Kale Kayihura alaajanye ku nnatti za Amerika, bw’ayise mu bannamateeka be ne bakola enteekateeka okusisinkana...