TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ababadde bazze okupima ettaka emmotoka yaabwe bagikumyeko omuliro

Ababadde bazze okupima ettaka emmotoka yaabwe bagikumyeko omuliro

By Paddy Bukenya

Added 16th February 2019

Ababadde bazze okupima ettaka emmotoka yaabwe bagikumyeko omuliro

Kab2 703x422

POLIISI eyodde aboluganda ne maama waabwe lwakukakkana ku motoka yabagagga ababadde bapima ettaka lyabwe ne bagiteekera omuliro n'eggwawo.

Poliisi ye Bujuuko mu gombolola ye Muduuma mu Mpigi ekutte aboluganda okuli Dorothy Naluggwa, Juliet Nalunkuuma ne baawe gattak maama waabwe Margret Nakigudde abatuuze be Mbazzi mu Muduuma lwakukakkana ku motoka yabagambibwa okuba ababbi be ttaka ne bagitekera omuliro neyaka yonna.

Aboluganda bano okukwatibwa poliisi kiddiridde abasajja 4 bebalumiriza okugezaako okubba ettaka lyabwe eriwerako yiika 20 okuli n'amaka ga maama waabwe Nakigudde, okugendayo kulwokuna nga bagezaako okulipima ettaka lino ne babataayiza okukakkana nga babagobye ne batekeera emmotoka yaabwe ekika kya BMW Benz no. UAN 001P neyaka nesanawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Looya alaze engabana y’emmaali...

Looya alaze engabana y’emmaali

Kip3 220x290

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane...

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane kati

Kip2 220x290

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa...

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa

Hot3 220x290

Maama bangi be wasigamu ensigo...

Maama bangi be wasigamu ensigo ey’okwagala Katonda

Hot3 220x290

Twakufuna nga kirabo okuva eri...

Twakufuna nga kirabo okuva eri Omutonzi