TOP

Nandala Mafaabi bamukomezzaawo

By Musasi wa Bukedde

Added 17th February 2019

Nandala Mafaabi bamukomezzaawo

Jip1 703x422

Nandala Mafaabi

SSAABAWANDIISI wa FDC Nandala Mafabi azziddwa ku kakiiko ka palamenti akalondoola ensasaanya y’ensimbi z’omuwi w’omusolo addemu okukunya abakungu b’ebitongole bya Gavumenti abakola emivuyo mu nzirukanya yaabyo.

Nandala Mafabi eyakulirako akakiiko kano mu Palamenti eyoomunaana era nga y’aliko n’akulira oludda oluvugananya Gavumenti , azze mu kifo ky’omubaka w’e Soroti, Angelina Osege era yatandise dda emirimu gye.

Mafabi nga yaakatandika emirimu yagambye nti si mupya mu mulimu guno kubanga akakiiko yakakulirako ng’agenda kutandikira munne Osege we yakomye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Looya alaze engabana y’emmaali...

Looya alaze engabana y’emmaali

Kip3 220x290

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane...

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane kati

Kip2 220x290

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa...

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa

Hot3 220x290

Maama bangi be wasigamu ensigo...

Maama bangi be wasigamu ensigo ey’okwagala Katonda

Hot3 220x290

Twakufuna nga kirabo okuva eri...

Twakufuna nga kirabo okuva eri Omutonzi