TOP

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi mbamanyi

By Musasi wa Bukedde

Added 17th February 2019

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi mbamanyi

Yip1 703x422

ABEEBYOKWERINDA mu Kawempe bakoze ekikwekweto ne bakwata omu ku bavubuka abali mu kibinja ekirondoolera abantu ku bodaboda ne bababbira ku ggeeti nga balinda okubaggulirawo.

Kiddiridde abantu okutwala okwemulugunya kwabwe mu ofi isi y’omubaka wa Pulezidenti e Kawempe, Deborah Nabukenya ne poliisi ez’enjawulo.

Aba poliisi baakoze omuyiggo okukakkana ng’omu ku bavubuka bano Kamada Bisegerwa omutuuze w’e Kyebando mu Katale Zooni akwatiddwa ne bamuteekako obunnyogoga. Ali mu kibinja kya B13 abafuuse ekizibu mu kukuba abantu.

Baamututte ku ofi isi ya RDC gye yategeerezza nti yaliko omubbi ow’omutawaana n’abivaamu ng’akola bwa kondakita obw’ebibaluwa kyokka ng’amanyi banne bonna bwe babba.

Nabukenya yategeezezza nti ekibinja kino kirimu abavubuka abasoba mu 60 nga batambulira ku Boda boda ne balondoola abantu ab’emmotoka ne babakubira ku ggeeti ne bababba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.

7900135314007387300859518542802200714280960n 220x290

Gravity Omutujju amaze n’alaga...

KYADDAAKI Gravity Omutujju alaze mukyala we mu lujjudde n’ategeeza nga bwe bagenda okwanjula mu January wa 2020...