TOP

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

By Musasi wa Bukedde

Added 17th February 2019

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Kap1 703x422

MARGARET Rwaheru Akiiki, emirimu gye wakola mu Kleziya tegiyinza kwerabirwa. Kati omwaka mulamba okuva lwe watuva ku maaso, wadde nga wagenda naye emirimu gye wakola buli kiseera girabwako.

Watereka ssente za Kleziya ebbanga lyonna nga tewali kwemulugunya ku nnusu yonna wabula ggwe okwongerako ku zaali zibulako era wawanirira nnyo emirimu gya Kleziya yaffe. Wassaako ssente nnyingi mu kuzimba St. Agnes, okulaba nga buli kirungi kibeera mu Kleziya eno.

Wagula entebe, waweerera abaana bonna b'otomanyi na bibakwatako naye nga beetaavu. Waweereza Omukama awatali kwesaasira, kwekwasa nsonga yonna oba ekintu kyonna.

Emirimu gyo ginajjukirwanga e Makindye. Buli buyambi bwonna bwe wasobolanga wabuteekangawo. Twebaza Katonda olw'ekiseera kye twamala naawe ng'oweereza Kleziya w'Omukama. Margaret Zalwango, Mukristu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte