TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

By Musasi wa Bukedde

Added 19th February 2019

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Kab2 703x422

Bya Johnson Sseruwu

OMUBAKA wa Palamenti owa Kalungu West Joseph Gonzaga Ssewungu,ayagala Banna ddiini bonna mu ggwanga nti bagattire wamu eddoboozi okuvumirira entekateeka za Minisita omubeezi ow'ebyobulambuzi Godfrey Kiwanda ,okwolesa obubina bw'abakazi ng'ekyobulambuzi nti kubanga kino kigenda kwonoona ekifaananyi kya Uganda ebweru ewulikike ng'eggwanga erivudde ku Katonda.

Ssewungu obubaka buno abuttise Rev. Fr. Martin Mboowa ow'ekigo ky'e Kalungu bw'abadde ayimba mmisa e Lusaana mu Kalungu Town Council nga baziika Josephine Nalunga abadde munna kibiina kya DP kayingo.
 
Ssewungu agamba nti okulaga enkula y'omubiri gw'omuntu mu lujjudde si mpisa ya wanno ,bwatyo nawa Minisita Kiwanda amagezi nti ayiyeeyo ekkubo eddala erinasikiriza abalambuzi nti oba si ekyo abantu abakyalinamu ku nsonyi bakumutwala ng'omu ku bawagira obuseegu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Looya alaze engabana y’emmaali...

Looya alaze engabana y’emmaali

Kip3 220x290

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane...

Ekisiikudde muka Bukenya baawukane kati

Kip2 220x290

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa...

Muto wa Owen Kasule aziikiddwa

Hot3 220x290

Maama bangi be wasigamu ensigo...

Maama bangi be wasigamu ensigo ey’okwagala Katonda

Hot3 220x290

Twakufuna nga kirabo okuva eri...

Twakufuna nga kirabo okuva eri Omutonzi