TOP

Yeekukumye mu kimeeza awone aba KCCA

By Moses Lemisa

Added 27th February 2019

Ono yeevumbye ekimeeza yeekweke oluvannyuma lw’okulaba abaserikale be yalowoozezza nti ba KCCA baleme okumukwata olw’okukolera ku luguudo awatakkirizibwa.

Mmomukazingavamukibokisigyeyabaddeyekwese2 703x422

Omukazi ng'ava mu kimeeza mwe yabadde yeekukumye. Mu katono bw'afaanana.

Hoo.. bano basaaga! Leero tebajja kuntwala.  Omukazi bw’alabika okugamba munne gwe yabuuzizza oba abajja baserikale ba KCCA.  Bwatyo yeevumbye ekimeeza yeekweke oluvannyuma lw’okulaba abaserikale be yalowoozezza nti ba KCCA baleme okumukwata olw’okukolera ku luguudo awatakkirizibwa.

Ono asiika byakulya ku luguudo lw’oku Kaleerwe. Wabula be yalabye yabadde poliisi ng’ekola ekikwekweto ky’okukwata abaana abatasoma.

Abasuubuzi abakolera ku luguudo lw’oku Kaleerwe abasinga bakimanyi nti bakolerako mu bukyamu era olulaba aba KCCA nga beekukuma oba okudduka ng’abamu emmaali bagireka awo ttayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190719080947 220x290

Bukedde TV Livestream: Ekyenkya...

Bukedde TV Livestream: Ekyenkya

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...