TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG’AKULEETEDDE GANO

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG’AKULEETEDDE GANO

By Musasi wa Bukedde

Added 1st March 2019

Tukulaze ebintu 6 ebitabudde Latif Ssebaggala ku Kampala ne bimuwaliriza okulangirira nga bw’agenda okuggyawo Erias Lukwago.

Koowa 703x422

Tukulaze ebintu 6 ebitabudde Latif Ssebaggala ku Kampala ne bimuwaliriza okulangirira nga bw’agenda okuggyawo Erias Lukwago.

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu byavudde mu bigezo bya S6 n’ebifaananyi by’abajaganya.

Tosubwa okumanya ebivuddeko obunkenke okweyongera ku nsalo ya Uganda ne Rwanda nga kati tewakyali asala.

Mulimu ensonga eziwalirizza Sheikh Guggwa okuva e Kibuli n’asala eddiiro n’adda ewa Mubajje. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu nsiike ya Arsenal ne Spurs ne tukulaga buli omu emikisa gy’alina okuwangula ensiike y’Olwomukaaga luno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.