TOP

Obusamize kikyali kizibu e Luweero

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

Obusamize mu ssaza lya Kasana Luweero lyeraliikirizza omusumba Paul Semwogerere

Bya MUSASI WA BUKEDDE

Omusumba w'essaza lya Kasana Luweero, Paul Semwogerere yeekokkodde omuze gw'obusamize ogukyalemedde mu bantu mu ssaza lino amasabo ne gatutumuka olwo Abakristu ne baggweera eyo nga banoonya obugagga mu kifo ky'okukola.

Yavumiridde obubbi, ettemu, obukuusa, okugeya n'olugambo n'ageraageranya owoolugambo ku mutujju kuba omuze guno guleeta ebizibu bingi omuli okutta amaka, okusoowagana ku mirimu n'okutaataaganya emirimu gya Klezia.

Yasinzidde ku Lutikko e Kasana ku mukolo gw'okujaguza emyaka 22 bukya ssaza lya Kasana Luweero litandikibwawo nga likutulwa ku lya Kampala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.